KASIRU AZUKUSE NGA TALABA MWANA WE ATAMIDDE POLICE

KASIRU AZUKUSE NGA TALABA MWANA WE ATAMIDDE POLICE

Kasiru akola obwa malaaya e Mubende atuute abasirkale ba police etyagi oluvayuma lwo okunonya omwana we owe myaka ogumu ne kitundu nga tamulaba.

Kasiru ono ategerekeseko elya Monica nga mutuuze we Kibaati mu Mubende Town Council mu distulikiti ye Mubende okukayukira police kidiridde ebigambibwa nti  alina omusajja gwe yasuziza naye kigambibwa nti kasiru ono yakudde  omusajja ono ensimbi ekintu ekyagye omusajja ono mumbeera ekyaviriddeko omusajja ono atategerekese mannya okusula omwana we owo mwaka ogumu ne kitundu Joseph Mugulu namusula mu kabuyonjo ku saawa nga 3:00 ezekiro ye nadduka nti naye police yaludde wo okunyulula omwana we mu  kabuyonjo bwatyo bwezze kwe kuva mu mbeera nabatwala etyagi.

Nasolo sandara  ono nga mulirwana wa Monica agamba nti kilabika nti kasiru ono yeyesulidde omwana we mu kabuyonjo gwa aludde nga yewerera okusula nti amutawanya nga amulemesa okugenda okukola amatumbi budde nti era ne naaku ezimu abadde nga asibira omwana ebweru no kumusibya enjala.

Ye Nalwoga Faridah ategezeza nti kirabika ddala kasiru omusajja gwe yasuzizaye yasudde omwana ono mukabuyonjo oluvayuma lwo okufuna obutakanya kubba  nti ono aludde nga alabirira omwana ono okuva mu buwere era nga amwagala  nnyo ngabwekityo kizibu okubeera nga amusula.

Oluvanyuma police omwana ono emunyuludde mu kabuyonjo natwalibwa mu ddwaliro nafuna  obujanajabi nga police bwe kyagaenda mu maaso no kunonoyereza,

Advertisements

Leave a Reply

Fill in your details below or click an icon to log in:

WordPress.com Logo

You are commenting using your WordPress.com account. Log Out / Change )

Twitter picture

You are commenting using your Twitter account. Log Out / Change )

Facebook photo

You are commenting using your Facebook account. Log Out / Change )

Google+ photo

You are commenting using your Google+ account. Log Out / Change )

Connecting to %s