SPEAKER AWALILIZIDDWA OKUGALA OLUKIIKO

SPEAKER AWALILIZIDDWA OKUGALA OLUKIIKO

Olutula lwo olukiiko wa distulikiti ye Mubende lugaddwawo nga telunagwa oluvanyuma lwa abakozi ba government abe mirimu gye kikugu okulemelerwa okutekeratekera distulikiti eno.

Mu lutula olwa baddewo nga 26/02/2015 ku kitebe kya disitulikiti ye Mubende e Kaweeri speaker wo olukiiko luno Nakiguli Efrance yawaliliziddwa okugalawo olutula lwa bulijjo .

Nakiguli efrance ategezeza nti abakozi ba government abe mirimu egye kikugu(technical staff)balemeddwa okuwa alipoota eraga biki ebitekeddwa okusasanyizibwako ensimbi mu disitulikiti  ye Mubende   mu mbalirira yo omwaka ogujja nga bayita mu annual work plan 2015-2016.

Amyuka sentebe wa distulikiti ye Mubende Ziyard Kalema wamu wano wasinzidde nategeza  nti obuzibu bwavudde ku bakozi ba disitulikiti abavunanayizibwa ku kutekeratekera disitulikiti planning department wamu na bye nsimbi be batalese alipoota zabwe mu budde okusobola okutebwako eri olukiiko olwa disitulikiti.

Olukiiko luno lwalagiddwa okuddamu okutula nga 5/03.2015 era nga bano balagiddwa okuleta alipoota zabwe kubanga disitulikiti yetekera tekera okuyisa emabalirira yo omwaka 2015-2016.

Mukusooka basoose ne basoma alipoota okuva mu sector committees omwabadde akebyengiriza no obulamu , ebyobulimi no bulunzi,akebyenguddo ne mirumu gye kikugu ne bilala.

Abamu ku bakiikse bemulugunyeiza olwe nsimbi ezononebwa mu kuteekateeka   enkiiko no zitagwa ekintu ekiviriddeko okudibudda ensimbi zo muwiwomusolo era nga obunafu babautadde eri sentebe wa distulikiti ye Mubende Kibuuka Francis Amooti gwe bagambye nti tavaayo kuneneya ku bakozi ba government basemugayavu.

Advertisements

Leave a Reply

Fill in your details below or click an icon to log in:

WordPress.com Logo

You are commenting using your WordPress.com account. Log Out /  Change )

Google photo

You are commenting using your Google account. Log Out /  Change )

Twitter picture

You are commenting using your Twitter account. Log Out /  Change )

Facebook photo

You are commenting using your Facebook account. Log Out /  Change )

Connecting to %s